http://klarchdiocese.org.ug/images/sampledata/home/slide3.jpg.jpghttp://klarchdiocese.org.ug/images/sampledata/home/sliide1.jpghttp://klarchdiocese.org.ug/images/sampledata/home/sliide2.jpg

OBUBAKA BW’OMUSUMBA

Eddembe, okvvagala n’ omukisa gvv’ Omukama bibeere nammvve mwenna! Mbalamusizza nnyo mu linnya lya Mukama Waffe Yezu Kristu. Okusookera ddala kanjozaayoze Ssaabasumba wessaza ekkulu ery’e Kampala Dr. Cyprian Kizito Lwanga olwokutuuka ku lunaku lwa leero nga March 1, 2018. Lunaku lwa njawulo anti ajaguza emyaka 20 be ddu mu bwepisikoopi. BannaKasana-Luweero twesuneko olwensonga nti omukolo guno Ssaabasumba yasazzeewo gubeere wano ewaffe e Kasana.

 

Tukimanyi bulungi nti omujaguza waffe atukungaanyizza wano olwa leero ye musumba omubereberye ow’essaza lino. Twebaza Omukama olwa byonna Ssaabasumba Lwanga byeyakola mu bukulembezeebwe nga essaza lino litandikiddwaawo. Entandikwa ffenna tukimanyi bulungi nti teyali nnyangu wabula yasobola okukola buli ekisoboka emirimu n’egitandika okutambula mu 1997. Ebbanga lyonna lyeyamala mu ssaza lino, yakola bingi omuli okuzimba lutikko yaffe eno, okutandikawo Seminario ye Nandere, okuzimba zi Parish, Amasomero, amalwaaliro n’ebirala bingi. Dr. Lwanga yajja ne motto; “Nzizze bafune obulamu” (John 10:10). Kino kyayamba nnyo abakristu okufuna obulamu obulungi mu kukkiriza.

 

Ate nange bwenaggya nensalawo okulaba nga obulamu buno bugenda mu maaso. Bweyasumusibwa n’atwalibwa e Kampala okufuuka Ssaabasumba yaleka omukululo era gukyaaliwo. Omukama twongera okumwebaza olwekirabo kya Ssaabasumba. Twongere okusabira Ssaabasumba waffe Omukama amuwe enneema. Mbaagaliza ebikujjuko ebirungi.

 

+ Rt. Rev. Paul Ssemogerere

OMWEPISKOOPI WA KASANA - LUWEERO DIOCESE

free joomla templatejoomla template

GOLDEN JUBILEE OF EVANGELISATION

News

UGANDA-CATHOLIC-BISHOPS-WARN-AGAINST-INTRODUCTION-OF-GMOS-IN-THE-COUNTRY The Catholic Bishops in Uganda have warned the Government against the introduction of Genetically Modified Organisms (GMOs) and Genetically Engineered (GE) products into the country. The bishops have protested against The National Bio-safety Act 2017 which Parliament approved into law last year, and is now waiting for the approval and signing by the President of Uganda.
2018-07-18 07:21:42
Bishop Ssentongo calls for responsible parenthood.  ‘If our children get a solid moral and religious foundation, problems like corruption, violence, environmental degradation, permissiveness and lack of respect for life will be overcome’
2018-07-17 07:42:16

   

 

 

Saint Mary's Cathedral Rubaga, commonly referred to as Rubaga Cathedral, is the parent cathedral of the Roman Catholic Archdiocese of Kampala, the oldest Roman Catholic diocese in Uganda. In 1914 the missionaries began constructing a modern cathedral at Lubaga (Rubaga). Construction was completed in 1924 and St. Mary's Cathedral Rubaga was consecrated on 31 December 1925.

2018  Kampala Archdiocese