Obubaka Bwa Kitaffe Ssabasumba Dr. Cyprian Kizito Lwanga mu Budde Buno Obw’ekisiibo 2021
Nja kusituka nzireyo eri Kitange” (Luka. 15:18) Ab’oluganda abaagalwa,Nga tutandika obudde buno obw’ekisiibo, Omukama addamu okutuyita twekebere n’okulaba wa ekitangaala kya Kristu mu bulamu bwaffe we kibadde kitandise okuzimeera! Omulimo guno…