OBUBAKA BWA SSAABASUMBA PAUL SSEMOGERERE KU LUNAKU LW’EKIFO KYA KITAGOBWA (08/10/2022)
Ab'oluganda abaagalwa ennyo mu Kitagobwa Parish,Eddembe, okwagala, n'ekisa eby'Omukama bibeere nammwe mwenna!Nga tukuza olunaku lw'ekifo kyaffe kino, mbakulisa okutuuka ku lunaku luno. Mungeri ey’enjawulo, twebaza Omukama Katonda atusobozesezza okukunngaana nate…