OBUBAKA BWA SSAABASUMBA OW’ESSAZA EKKULU ERYA KAMPALA KU LUNAKU LW’OKUTONGOZA
EKIGO KYA ST. CYPRIAN-KAWANDA NGA 15TH OCT. 2022
Abantu ba Katonda mwenna, ku lwange ne ku lw’Essaza Ekkulu erya Kampala, ntuusa obubaka bwange obukulisa eri abantu ba Katonda mu Kisomesa kye Kawanda olw’okufuna Ekigo. Mukulike nnyo, mukulikire ddala!…