OBUBAKA BWA SSAABASUMBA PAUL SSEMOGERERE KU LUNAKU LW’EKIFO KYA BUNNAMWAYA
Ab'oluganda abaagalwa ennyo mu Bunnamwaya Parish,Eddembe, okwagala, n'ekisa eby'Omukama bibeere nammwe mwenna!Nga tukuza olunaku lw'ekifo kyaffe kino, mbakulisa okutuuka ku lunaku luno. Mungeri ey’enjawulo, twebaza Omukama Katonda atusobozesezza okukunngaana nate…