OBUBAKA BWA SSABASUMBA PAUL SSEMOGERERE KU LUNAKU LW’EKIFO KY’E BUSEGA NGA 31 JULY 2022
Abaagalwa ennyo, abantu ba Katonda mwenna mu Our Lady of Mt. Carmel Busega Catholic Parish. N’essanyu lingi mbaaniriza era mbakulisa okutuuka ku lunaku lwammwe olw’ekifo, muyogeeyoge nnyo!Atenderezebwe Omukama olw’ebirungi byonna.…